Kugwe Kwenfiira歌词由Abeeka Band演唱,出自专辑《Kugwe Kwenfiira》,下面是《Kugwe Kwenfiira》完整版歌词!
Kugwe Kwenfiira歌词完整版
Akamasu kata mmese
Ka love message katta nze
Kamukyaama naye kanyumira nempita banange
Gwolaba eggulu silimanyi naye nsula nga malaika
Biwawatiro sibirina naye ninga nga afulayika
Gwe togenda nga nolwa dear
Mba ninda wonajira
Gwe mukyemyaaka tuli ba peer
Kuva nga tuyimba wiyanga wiya
Nabagamba mulindaba kendifuna omwagalwa omwesigwa ati
Mwe mulida ne mu kava
Mulijiyita ne end nga ate start ohhh
Ohhhh kuggwe kwenfiira
Love yankubye ebyasi nemanya kuggwe kwenfiira
Ohhh kuggwe kwenfiira
Ate obiteekamu ssente nemanya kuggwe kwendiira
Love yo wampa wampa kweyagala
(Neesimye wampa kweyagala)
Kano koze eno ogenda kweyagala
(Weesimye ogenda kweyagala)
Oli wakwewa byobulamu byonna
Oba kale byokka
Nebyamassape wali wona
Tubyekole ffeka
If you know that somebody love u then that’s me baby (kugwe kwenfiira)
Nkwongera amaanyi nkimanyi gantaasa embi
Ohh
Ohhhh kuggwe kwenfiira
Love yankubye ebyasi nemanya kuggwe kwenfiira
Ohhh kuggwe kwenfiira
Ate obiteekamu ssente nemanya kuggwe kwendiira