I Can’t Believe It歌词由GagamaGoo Kinene演唱,出自专辑《I Can’t Believe It》,下面是《I Can’t Believe It》完整版歌词!
I Can’t Believe It歌词完整版
I can't believe it (GagamaGoo)
You Love me God (Bang)
I can't believe it [it's Josh Wonder on the beat
I can't believe it
You Love me God (Oh Oh!)
I can't believe it (The big picture)
Laba onkutulidde enjegere
Mbu ate ondi ku lusegere omulabe tangajambule
(Omulabe tangajambule)
Onjooyoota kigole
Ng'anaabeera kaddulubaale By'okola makunale
(By'okola makunale)
Y'ani akusinga Ggwe?
Nnadda w'ani bwenva ku Ggwe?
Kanaaba Kabenje kungwe singa nva mu bbugwe
Essanyu liri muggwe
Byonna ebyange biri muggwe
Omukyaala n'abaana future yange mu Ggwe
(Omukyaala n'abaana future yange mu Ggwe)
Nze nnaayimba ntya?
Nessitenda omukwano gwo ogwo gumpaludde
Nze naali badde ntya?
Okikola otya how you handle ebintabudde...
Nemba nga ssikyaatya...
Onkwaasaganya otya?
I can't believe it (Okikola Otya?)
You Love me God (Oh Oh!)
I can't believe it (I love the way you love me Godiii...)
I can't believe it (Okikola Otya?)
You Love me God (Oh Oh!)
I can't believe it (I love the way you love me Godiii...)
Ebimenya omutima bingi ng'amabala g'ekitengi
Mukama Mulungi bikola ku lw'obulungi
T'ondaba okuwangula nebwempita mubujiji
Nazimbibwa ku lwaazi tebanzizika bijinji
Enkumi n'akakumi baligwa eno n'eno
Naye tebinsemberere tebinkooneko NO
Nyina kikumi mu ggulu ne ku dunia kuno
Mpanika mikono Gy'Ali Mukama N'Akola bino
Nze nnaayimba ntya?
Nessitenda omukwano gwo ogwo gumpaludde
Nze naali badde ntya?
Okikola otya how you handle ebintabudde...
Nemba nga ssikyaatya...
Onkwaasaganya otya?
I can't believe it (Okikola Otya?)
You Love me God (Oh Oh!)
I can't believe it (I love the way you love me Godiii...)
I can't believe it (Okikola Otya?)
You Love me God (Oh Oh!)
I can't believe it (Yaaahh!) (I love the way you love me Godiii...)
Sikyaatambula nkunnumba ku lwaazi Yansimba
Temundaba okuvimba Mukama Ampadde oluyimba
Akoze bikuru, Akansinisa ebiino hayigulu
Abateesa okugwa kwange gabamyuuke nga matungulu
Nkunnumba ku lwaazi Yansimba