NSONYIWA歌词由Thanx Amram演唱,出自专辑《Life》,下面是《NSONYIWA》完整版歌词!
NSONYIWA歌词完整版
Katansdise mpola ng’abasaaga
Ne tukomekeleza tuvumaganye
Ngenda olaba o parkinga,
oluvanyuma n’ogalawo oluggi
Bw’otyo n’otamabula, N’ondeka mu’njju nzekka
Nsonyiwa Mukwano, Komawo gyendi
Bulamu bunyuma nga tuli babiri
Komawo, Mukwano
Oooooooh Yeah
Mu’nsi, mulimu enakku
Gy’oddukidde, tebali kuyamba
Tu tuule babiri twogere wamu
Ensonga ezo tuzigongyole
Bwetutyo, tuli wangula ensi
Baleke abo tebatwagaliza
Nsonyiwa Mukwano, Komawo gyendi
Bulamu bunyuma nga tuli babiri
Komawo, Mukwano
Komawo eno, Sonyiwa (Sonyiwa)
Omutima, gwakyuka
Komawo eno, sonyiw (sonyiwa)
Empisa, Z’akyukka
Nsonyiwa (ehhehh) Mukwano (nsonyiwa), Komawo gyendi
Bulamu bunyuma nga tuli babiri (tuli babiri)
Komawo, Mukwano
Nsonyiwa, Mukwano
Komawo, gy’endii…..