Fly Away歌词由Vivian Mimi&Liam Voice演唱,出自专辑《Fly Away》,下面是《Fly Away》完整版歌词!
Fly Away歌词完整版
Baibe ogamba otya
Oli’yo otya eyo jobeera
Nze eno jembeera…,munange nkulowooza
Omutima negumanja,n’ebikemo nebyesomba
Nga nkulowooza.., olwo abagaga nebesomba
Abo abalina obusente ebizimbe
Ne’nsaba mukama atuyambe
Ofuune akukume..,w’oliba ofunnye twezimbe
Oh my love
Kuba omanyi nti ngeezako
Nentetenkanya embeera negana
Njagala amaziga nkwozeko
Owelekerwe emotoka zibe anaa
Mukama gwekwasa paka lwendikomawo omuko nakunkwasa, beibe ehh beiibee
Lwendizifuna we fly away fly away beibe
We go fly away fly away beibe.
Lwolizifuna we fly away fly away beibe
We go fly away fly away beibe
Balitunula batya yiii abo abaseka abo
Balitunula batya mukadali ng’onekaneka ahh
My beautiful Angel balitusibako ebigambo
Abagagambo balitusibako emisango
Nebwoliba nga tolina nga sente tewali ndi genda jooligenda
Okulembele ngoberere kubanga nakupenda
Lwendizifuna we fly away fly away beibe
We go fly away fly away beibe.
Lwolizifuna we fly away fly away beibe
We go fly away fly away beibe
Nebwoliba nga tolina nga sente tewali ndi genda jooligenda
Okulembele ngoberere kubanga nakupenda
Newendiba nga silina, nsubiza baby nti oligobelera kubanga nakupenda
Lwendizifuna we fly away fly away beibe
We go fly away fly away beibe.
Lwolizifuna we fly away fly away beibe
We go fly away fly away beibe
We go dance we go vibe we drink
We go eat we go dance we go dress up
Oh nahh