Kabaka Twetonze (Explicit)歌词由Cool Dee Ug演唱,出自专辑《Kabaka Twetonze》,下面是《Kabaka Twetonze (Explicit)》完整版歌词!
Kabaka Twetonze (Explicit)歌词完整版
Intro
Cool Dee Ug
Mbade Waka Nga Mpummude
Nenfuna essimu ensisimude
Hooo
Bavode kabaka waffe
Dizzy
Ayi beene
Sonyiwa beene
Chorus
Cool dee ug
Twetonze kabaka waffe
Olwokusiiwuka Empisa Ayi Beene Cuccu
Twetonze kabaka waffe
Eeeeih
Sonyiwa omulembe gwaffe ×2
Verse 1
Cool dee ug
Ayi Beene
Tuze okwetonda tuli Baswavu
Sikyanyuma mu kaanzu
Tekyantuuka tuli Baswavu
Nazzikuno Nga akukira omutya
Hooo
Luno no byansobede
Tugenda wa ffe abaana ba kintu
Nga tuwedemu Empisa zo mubantuuu
Oyo agwana kikolimo kibe nga canjawulo
Akwata ku beene
Ayo agwana kikolimo kibe nga canjawulo
Akwata ku beene wangeeee.
Chorus
Twetonze kabaka waffe
Olwokusiiwuka Empisa Ayi Beene Cuccu
Twetonze kabaka waffe
Eeeeih
Sonyiwa omulembe gwaffe ×2
Verse 2
Wololololoo
Haaa
Wabula okawangamudde
Nze obeera kuba mwana
Mba nkuzalukuse
Mpulira obulumi munda
Guno omulembe okyaamu Nti nange
Mwenva
Abazadde
Banaffe mutuyambe
Okusiwuuka empisa
Kiva mumaka
Abazadde abaana batumye x2
Chorus
Twetonze kabaka waffe
Olwokusiiwuka Empisa Ayi Beene Cuccu
Twetonze kabaka waffe
Eeeeih
Sonyiwa omulembe gwaffe x2
Verse 3
Cool dee ug
Eeee he he hee amaziga gankulukuta
Tugenda wa ffe abaana ba kintu
Nga tuwedemu Empisa zo mubantuuu
Dizzy
Abazadde
banaffe mutuyambe
Okusiwuuka empisa
Kiva mumaka
Abazadde abaana batulemye
Chorus
Cool dee ug
Twetonze kabaka waffe
Olwokusiiwuka Empisa Ayi Beene Cuccu
Twetonze kabaka waffe
Eeeeih
Sonyiwa omulembe gwaffe x2
Climax
Cool dee ug
Abataka betoonze
Dizzy Dizzy yetonze
Manager Abby yetonze
Cool dee Netonze
Dizzy
Ayi Ssabasajja Kabaka owangaale.