Ankuba歌词由Zafaran演唱,出自专辑《Ankuba》,下面是《Ankuba》完整版歌词!
Ankuba歌词完整版
Nasiima gwe muntu
Swangz Avenue
(So si bintu, Zafaran)
Koteeke akawumbi mu nju
Sili kwatamu byangu
Wolindeka woli nsanga, silikudamu gwe musajja
Nebweliba saawa esembayo, nga obulamu busanawo
Waninyisa amadala, nonzijja kumudala, mmmmhh
Nga yadde babipanga, baleke abo balikowa
Love tebulwa kubbo, ebanga mazzi ga nsuulo
Kire nankuba, nga tuli babiri kire nankuba
Kire nankuba, agawalayi ono omwana ankuba
Ono omwana matala, nebwotamuliisa matala
Ono cake ya madala, etayagala matala, ahhh
Okuva kumutwe, mpaka kukagere akasemba
Okwesunga, naku zoona eza calendar
Ahhh, otukira wesisubira, nebyenakweka wakwekura
Yegwe ananagiza, mpaka ebigambo okumbula
Kyova olaba nkulinda nemba nga alina kyagoba
Love yo etunda, nyo nyo nga butunda
Kire nankuba, nga tuli babiri kire nankuba
Kire nankuba, agawalayi ono omwana ankuba
Ono omwana matala, nebwotamuliisa matala
Ono cake ya madala, etayagala matala, ahhh
Nasiima gwe muntu
Swangz Avenue
(So si bintu)
Koteeke akawumbi mu nju
Sili kwatamu byangu
Otikira we suubira
Baby bye nakweka, wakwekula
Wolindeka woli nsanga, silikudamu gwe musajja
Nebweliba saawa esembayo, nga obulamu busanawo
Waninyisa amadala, nonzijja kumudala, mmmmhh
Nga yadde babipanga, baleke abo balikowa