Nkubanja歌词由Lydia Jazmine演唱,出自专辑《Special》,下面是《Nkubanja》完整版歌词!
Nkubanja歌词完整版
Nkubanja - Lydia Jazmine
Lyrics by:Lydia Jazmine
Composed by:Lydia Jazmine
Hey
Omukwano gwo gulimu omunnyo
Ate oluusi gwa sukaali
Amata amaka n'entangawuzi ka
Chai n'amajaani
Bwe nkerebera nze onyongera
Energy kisotta ku ggaali
Nkubanja olinayo akabanja
Kotansasudde kotansasudde
Nkunyenya
Nkunyenya olinayo obugalo
Bwo webutankutte webutankutte
Nkubanja nkubanja
Kale nkuba kubamu
Obufaananyi nze naawe
Ku wedding day
Abatwagala abazadde emikwano
Gyo n'egyange bonna bazze
Ng'olayira ng'ogamba
Abange ebibyo kati byange
Kati onjoininze
Twelabire betwalaba
Nga tetunesanga
Twesukkirize twewaanewaane
Nkubanja olinayo akabanja
Kotansasudde kotansasudde
Nkunyenya
Nkunyenya olinayo obugalo bwo
Webutankutte webutankutte
Nkubanja nkubanja
Nkunoonya okuva jjuuzi
Lwe wangulira eppeera
Buli ku makya nkeera
Nyo nyo nkuwandikire akayimba
Netegeka njagala lumu
Nkuyimbire acapella
Bwe mbyogera ne mbyerabir
A ate bwe neebaka mbiroota
Omukwano gwo gulimu omunnyo
Ate oluusi gwa sukaali
Amata amaka n'entangawuzi
Ka chai n'amajaani
Bwe nkerebera nze onyongera
Energy kisotta ku ggaali
Hey yeah eh
Nkubanja olinayo akabanja
Kotansasudde otansasudde
Nkunyenya
Nkunyenya olinayo obugalo bwo
Webutankutte webutankutte
Nkubanja nkubanja
Gwe nange tulina obudde
Oba kiro oba during day
In the morning oba evening time
Monday olwokubiri oba Wednesday
Ku Thursday ne ku Friday
Weekend eno nkubuukinze eh eh
Sylivia walusimbi
Mukwano tegugulwa nsimbi
Nkubanja olinayo akabanja
Kotansasudde kotansasudde
Nkunyenya
Nkunyenya olinayo obugalo
Bwo webutankutte webutankutte
Nkubanja nkubanja
Nkubanja olinayo akabanja
Kotansasudde otansasudde
Nkunyenya
Nkunyenya olinayo obugalo
Bwo webutankutte webutankutte
Nkubanja nkubanja
Lydia Jazmine again
Again and again and again
Danz Kumapeesa
Nkubanja