Rap Up 2023 (Bonus)歌词由Viboyo Oweyo演唱,出自专辑《Hand Made Triumph (Bonus Edition)》,下面是《Rap Up 2023 (Bonus)》完整版歌词!
Rap Up 2023 (Bonus)歌词完整版
Muwangedde yo mutya banywanyi nze mbabuuza ko sawa yaffe eye Rapup nga bulijjo yeno
Abilli biri sattu Gatonya ziletta Asaddu
Nekiteeka Kyomutimbagano kunafuya Principle
Twasimatukila watono ddala watya nga lyayita
Uganda tekyewunyisa nze Newunya yewunya
Gwe Buzza Mayinja Yakutudde mu nojiwulira
Oba buzz ba Kadaama aba silanila gyebayiyiza
Nup Nekulembera entegeka zokubazza
Story Za baana bano Zali zewuninkiliza
Yadde eno gaali mazigga enkeela abalala basitula
Kusasira Alopedde Boss we ba Mafiya
Wakya wakya Mulujudde mweyaswalira
Enyumba Kyesamanya oba oluvanyuma Yanunurwa
Ghetto kids mwebale Flag mwajiwanika
Grammy Nominees Noluyimba byatusobela
Mckats atimba abayimbi ate bbo bamunoonye
Abukidde Swangali Asigadde mu fililmu zze
Gashumba Yagamba Sheila Rickman ssi size ye
Gwanga Mujje enkuba etonnye kilemya ate butedizza
Stage Bweyagwa ekigambo man kyayitigana
Kamil Doug ezo kiss ssi hug
Lwali teluli lutyo Nga ne Pallasso ye wuuyo
Yali mu rehearsal zza show Kibanda namusala ko
Bakuba kibanda empi yadde okuzaayo
Ssaba Bully yagwa mu kibuli Kuluno kyamusukako
Abantu bakanya kwebuza Mayitile gga Gudo
Kibanda Kyamukolera
Eyo gyebayita Tik Tok temanyi Tv Radio
Saga za pretty Nicole Bana Uganda tugenda wa
Politics ali buli wamu Campaign oba Birthday
Balaamu atadde ebivulu abala project MK
Naye nga gwali mupango ki ddala Ogwassa Nagilinya
Kasolo namawagali mukooti tegamutaasa
Tuba tuli awo beef zza bakoosi nezikojela
Gravity Zizza bafana Roger Ne Spice
Nga olwo tetunagenda mu battle ya Cindy ne Sheebah
Enkayana zza sente mu Fedeleson ne UMA
Grunade official Naye agusanze mu ebikambila
Husband Materila ne Kenzo belumba mu
Bigsize king saha abo bbo bakyetwala
Gwo guno nagwo teguludde tugufundikidde
Naguno nga emilala ejiyisse twejukanya bijibadde mu
Simanyi byoyitamu noli simanyi byayiseemu
Nze mubyoma ekikulu nebazza mutonzi lwa bulamu
Njoza yoza afunidde mu ebilunji Yoga yoga
Nawe gwegutamnulidde obubbi bisuubile mupya
Forget Broken Dreams kati tungeda Nabipyaaaa