Gwakke歌词由Ancient Astronauts&Spyda Mc演唱,出自专辑《Gwakke》,下面是《Gwakke》完整版歌词!
Gwakke歌词完整版
Yeeah, you know what we do when we do what we do!
Lino sanyu sanyukako kadde ka silindako
Lugaflo mu mansion bangalo twegalideyo
candle bweyaka esanyu kwagala
Esuubi lyokuba awamu bala ndaba ekitangala
Musembere aboluganda tukone ebitta
Tukyagunywa otugamba temuli kijjakitya
Esaawa tentegelera ddi lwenzira waka
Kasita mbagwako bachampe bwetwakula nga zabika
Tonkutulakutula sexy akilira ayambuka
Bwantagulula ankute obwango ansikasika
Omuzika sikyaguwulira mukibala yeka gwendaba
Kamese ntabula nzira mukamasu
kyuka tokyika bambi tonyiga
ndaba nga oyinza okumponya obulumi obungoyagoya
Nze sekuniza kasita ndaba awo ka byute nga kemulisa
Nkatumya mpaka mubyakunywa
Gwake- gwaka
Gwake -gwaka
Ewali emitego tukola kimu kubwaka
Gwake -gwaka
Gwake -gwaka
Awali amasanyu woka wentera okulaga
Berlin -gwaka
Kampala -gwaka
Tutambula ki soldier ewaka we never kadda
Afrika gwaka
Rise up
Enjegere ezatukwata zakukutulibwa.
Bonabanna Mange yansomesa kwagala kwoka
Nanjigiliza ekinakanga okola kipya
Gwe atema ebala vakubyona mudiringanwa
Sika vegetable kisuuka natama biringannya
Bwongo bwesera mudiiro kamese kamukibuga
Bagagga kundiiro wansi wakamezza
Tetujja busera tetutya basera
Ebyo byona byana byatulera byagobelera
Ekirooto kyaneyoleka, ninze kadde koka kendibera
Ekyo kyenyini kyeyandaga
Ekifananyi kyenjuba nga nyimiride munnimi njaka bwemasamasa nga bwengula
Ekisima tekinsimatuka nkuze sikyagabatuka Namanyi mwegali olwazi lumetentuka
Tusamba bugi munywa bugi squad ya sudi
Luga flo mubazimbi Kampala mbade fundi.
Bayagayaga yaga nyo
Bayagayaga yaga nyo nyo
Abo bonna babbi ba show tebalina flow
Matala tekako nga bessawo
Yenze omwana kampala mu rap gwebakwatira ensawo
Wagulu mbali eno kuntolo medical luga nze kikolo
Pokopoko bogera tutambula
Prefer ma hands muvubuka nze sirisa byuma
Tubaluka poetry nga prophet Mutabaruka
Bigambo twabikowa landmine twazibuka
Kyewunyisa bakangatisa ffeno tukontola
Tetulabula tulumabulumi ffetetubogola
Ndaba bulabi tomanyi akiri omwana we kibuli
Ndiwakuwamba Gwanga amagezi manji
Nabasansuka olwebula lyensimbi
Kulwo MuTonda bagambe nze kabonero ake subbi
Mazzi gamukisa nalubaale mwetukubira ddubi
Olwo mugga nasumulula