Nzija歌词由Abeeka Band演唱,出自专辑《Nzija》,下面是《Nzija》完整版歌词!
Nzija歌词完整版
Am on tension I need your special attention
Am on tension I need your special attention
Kino kintawanyiza ebbanga dene
Nempita Abaana鈥檅eeka nkulope honey
Nkwagala ebitiisa kyoka gwe kyotalaba
Ndude nga nkugamba nti ondi muli munda
Nsazewo nkugambe leero nkikwatulire
Eno omutima mulwade tera oje ovumule
Unaniweza baby
Nkwagala nyo honey
Let me be your honey
Njagala kuba your buddy eh eh eh
Abeeka bagambe (nzija,ndi mukubo nzija)
Netaata mugambe (nzija,ndi mukubo nzija)
Maama mugambe (nzija,ndi mukubo nzija)
Akasuuti ngolode (nzija,ndi mukubo nzija)
Oli mutendeke nyo ontakude wansiiwa
Ndi mu love nawe nsaba gwe toninza
Everything I do is for you(all I need is you)
I鈥檝e never felt like this before(it鈥檚 because of you)
You have made me fall in love(fall in love again)
Njagala okimanyi nkulambye tonswaaza
Unaniweza baby
Nkwagala nyo honey
Let me be your honey
Nze njagala kuba your buddy eh eh eh