Kati Nanga歌词由Winnie Nwagi演唱,出自专辑《Kati Nanga (Producer Edition)》,下面是《Kati Nanga》完整版歌词!
Kati Nanga歌词完整版
A swangz Avenue yeah yeah
Fire baby, ah yeh
Waliwo omukwano omusuffu ogutasangika
Tooke lya kivuuvu mu ssupu
Guno tegulojjeka
Ono taliiko yadde bya kabampaane
Nga’te banji baasinga
Kyakulya ekiwoomu mu canteen
Jjula jjula nga bwembega
Wulira emirembe jompa
Enjegere ezansiba zinta
Eno nebwojja gwe ngalo nsa
Gwe wooli sirina kyenjoya
Wulira emirembe jompa
Enjegere ezansiba zinta
Eno nebwojja gwe ngalo nsa
Gwe wooli sirina kyenjoya
Kati Nanga Nanga Nanga
Ka radio tumbuula
Hmm omwana kammugambe
Tubitandike batusange
Kati Nanga Nanga Nanga
Ka radio tumbuula
Wonna mumawulire
Kubipande gwe baby wange
Akavunza tundula
Ekikwanso kikyo gwe akilina
Enchaacha kubigere sikyalina
Oli dokitaari hmmm eh
Show me what you wanna do
Nkulage I will never let you go
Show me what you wanna do
Nkulage I will never let you go
Baleke bwogere eh
Eyo kerere re re re eh
Abo tebakkuba ndusu eh
Abo abennugu ennene
Wulira emirembe jompa
Enjegere ezansiba zinta
Eno nebwojja gwe ngalo nsa
Gwe wooli sirina kyenjoya
Wulira emirembe jompa
Enjegere ezansiba zinta
Eno nebwojja gwe ngalo nsa
Gwe wooli sirina kyenjoya
Kati Nanga Nanga Nanga
Ka radio tumbuula
Hmm omwana kammugambe
Tubitandike batusange
Kati Nanga Nanga Nanga
Ka radio tumbuula
Wonna mumawulire
Kubipande gwe baby wange
Waliwo omukwano omusuffu ogutasangika
Tooke lya kivuuvu mu ssupu
Guno tegulojjeka
Ono taliiko yadde bya kabampaane
Nga’te banji baasinga
Kyakulya ekiwoomu mu canteen
Jjula jjula nga bwembega
Kati Nanga Nanga Nanga
Ka radio tumbuula
Hmm omwana kammugambe
Tubitandike batusange
Kati Nanga Nanga Nanga
Ka radio tumbuula
Wonna mumawulire
Kubipande gwe baby wange
Nze nanga
Baby wange